Obugambo Obuli Wansi
a Okusobola okufuna ebyokulabirako by’abantu kinnoomu abeesamba ebikolwa eby’obukambwe okusobola okufuuka Abajulirwa ba Yakuwa, laba Awake! aka Maaki 22, 1990, olupapula 21; aka Agusito 8, 1991, olupapula 18; ne Watchtower aka Jjanwali, 1996, olupapula 5; n’aka Agusito 1, 1998, olupapula 5.