LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • ijwbq ekitundu 21
  • Ddala Sitaani y’Aleeta Okubonaabona Kwonna?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddala Sitaani y’Aleeta Okubonaabona Kwonna?
  • Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Bayibuli ky’egamba
  • Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2016
  • Sitaani Afaanana Atya?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Omulyolyomi Muntu wa Ddala
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka Bwa yakuwa—2001
Laba Ebirara
Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
ijwbq ekitundu 21
Omukono gwa Sitaani nga gukutte ensi

Ddala Sitaani y’Aleeta Okubonaabona Kwonna?

Bayibuli ky’egamba

Bayibuli eraga nti Sitaani Omulyolyomi ddala gy’ali, era nti afuba nnyo okutuukiriza by’ayagala ng’akozesa “obubonero obw’obulimba” “n’obulimba.” Mu butuufu, Bayibuli egamba nti Sitaani “yeefuula malayika ow’ekitangaala.” (2 Abassessalonika 2:9, 10; 2 Abakkolinso 11:14) Ebintu ebibi ennyo ebiriwo mu nsi leero bikakasa nti ddala Sitaani gy’ali.

Naye Sitaani si y’aleeta okubonaabona kwonna. Lwaki? Katonda yatonda abantu nga basobola okusalawo okukola ekirungi oba ekibi. (Yoswa 24:15) Bwe tusalawo obubi, ebivaamu tebiba birungi.—Abaggalatiya 6:7, 8.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza