LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w23 Okitobba lup. 32
  • Ebinaakuyamba mu Kwesomesa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebinaakuyamba mu Kwesomesa
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Emitwe emitono
  • Laba Ebirala
  • Engeri Gye Tuyinza Okutuukana n’Enkyukakyuka Ezikoleddwa mu Ngeri Gye Tutegeeramu Ebyawandiikibwa
  • Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa Bakyusizzaamu ku Zimu ku Njigiriza Zaabwe?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa Abantu Bye Batera Okwebuuza
  • Ebisobola Okukuyamba Ng’onoonyereza
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Ebisobola Okukuyamba Nga Weesomesa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
  • Ekitabo Ekipya Ekituyamba Okunoonyereza
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2014
Laba Ebirara
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2023
w23 Okitobba lup. 32

Ebinaakuyamba mu Kwesomesa

Engeri Gye Tuyinza Okutuukana n’Enkyukakyuka Ezikoleddwa mu Ngeri Gye Tutegeeramu Ebyawandiikibwa

Nga tulina enkizo ya maanyi okubeerawo mu kiseera kino nga Yakuwa ayamba abantu be okweyongera okutegeera amakulu agali mu Byawandiikibwa. (Dan. 12:4) Wadde kiri kityo, oluusi kiyinza okutubeerera ekizibu okutegeera enkyukakyuka eziba zikoleddwa mu ngeri gye tutegeeramu ebyawandiikibwa ebimu. Kati olwo tuyinza kusanga wa enkyukakyuka zino?

• Mu kitabo Watch Tower Publications Index mulimu omutwe “Beliefs Clarified” ogulaga enkyukakyuka eziba zikoleddwa mu myaka egitali gimu. Okusobola okulaba olukalala lw’enkyukakyuka ezo mu Watchtower Library oba mu Watchtower ONLINE LIBRARY™, wandiikamu ebigambo “understanding clarified” (nga kuliko obubonero buno “”).

• Ekitabo Ekiyamba Abajulirwa ba Yakuwa Okunoonyereza kirimu emitwe mu bumpimpi. Okusobola okulaba enkyukakyuka ezo genda ku “Abajulirwa ba Yakuwa,” “Enzikiriza z’Abajulirwa ba Yakuwa,” oluvannyuma olabe “Okutangaaza oba Okutereeza mu Njigiriza Zaffe.”

Lwaki teweeterawo ekiruubirirwa okusoma ku nkyukakyuka ezisembyeyo okukolebwa olabe n’ensonga lwaki zaakolebwa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza