LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Noovemba lup. 7
  • Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’”
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Mulekere Awo Okweraliikirira
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2018
  • Ddala Ssente Ye Nsibuko y’Ebibi Ebya Buli Ngeri?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Ekyo Bayibuli ky’Eyogera ku Mirimu ne Ssente
    Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli
  • ‘Oyize Ekyama’ eky’Okuba Omumativu?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 7

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Beera ‘Mumativu n’Ebintu by’Olina’

Bwe tuba abaavu, tuyinza okusikirizibwa okukola ekintu ekiyinza okwonoona enkolagana yaffe ne Yakuwa. Ng’ekyokulabirako, tuyinza okufuna omulimu ogusasula ssente ennyingi naye nga gugenda kukifuula kizibu gye tuli okuweereza Yakuwa. Okufumiitiriza ku Abebbulaniya 13:5 kijja kutuyamba.

“Temubeeranga na mpisa ya kwagala ssente”

  • Saba Yakuwa era weekebere mu bwesimbu olabe endowooza gy’olina ku ssente; lowooza ku kyokulabirako ky’oteerawo abaana bo.​—g-E 9/15 lup. 6.

“Mubeerenga bamativu ne bye mulina”

  • Manya ebyo ddala bye weetaaga.​—w16.07 lup. 7 ¶1-2.

“Sirikuleka n’akatono era sirikwabulira”

  • Ba mukakafu nti Yakuwa ajja kukola ku byetaago byo singa weeyongera okukulembeza Obwakabaka mu bulamu bwo.​—w14 4/15 lup. 21 ¶17.

Ebifaananyi: Ebifaananyi okuva mu vidiyo “Ebiyambye Baganda Baffe Okuba n’Emirembe Wadde nga Tebali Bulungi mu bya Nfuna.” 1. Miguel ng’ali mu ffumbiro akanda ŋŋaano. 2. Ng’agolola engoye. 3. Yeeraba mu ndabirwamu nga yeeteekateeka okugenda okukola.

MULABE VIDIYO EBIYAMBYE BAGANDA BAFFE OKUBA N’EMIREMBE WADDE NGA TEBALI BULUNGI MU BYA NFUNA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

Kiki ky’oyidde ku Miguel Novoa?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza