LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjulaayi lup. 14
  • Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Bye Tuyigira ku Nekkemiya
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Mutukuziddwa
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • “Essanyu lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Zzaamu Bakkiriza Banno Amaanyi mu Biseera Ebizibu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 14
Nekkemiya ng’akasuka ebintu bya Tobiya ebweru.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Beera Mwesigwa eri Yakuwa ng’Olonda Emikwano

Abaamoni n’Abamowaabu baagaanibwa “okujja mu kibiina” ky’abantu ba Katonda, kubanga mu biseera eby’emabega baabayisa bubi era baagaana okubayamba (Nek 13:1, 2; it-1-E lup. 95 ¶5)

Eliyasibu, kabona asinga obukulu, yakkiriza Omwamoni okukozesa ekisenge ekyali kiterekebwamu ebintu ku yeekaalu (Nek 13:4, 5; w13 8/15 lup. 4 ¶5-6)

Nekkemiya yakiraga nti mwesigwa eri Yakuwa ng’agoba Tobiya mu kisenge ekyo (Nek 13:7-9)

Ddala tuba beesigwa eri Yakuwa singa tukola omukwano n’abo abatamwagala?​—w96-E 3/15 lup. 16 ¶6.

WEEBUUZE, ‘Yakuwa atwala atya mikwano gyange?’

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza