LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Jjulaayi lup. 9
  • Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Wandyagadde Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka?
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Luubirira Obuyigirize Obuva eri Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • ‘Kolanga Omulimu gw’Omubuulizi w’Enjiri’
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • Masomero Ki Bapayoniya Ge Basobola Okugendamu?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 9

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO | WEETEEREWO EBIRUUBIRIRWA EBY’OMWAKA GW’OBUWEEREZA OMUPYA

Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka

Tekyetaagisa kuba nti embeera zo zikusobozesa okukola buli kimu n’olyoka oluubirira enkizo ey’okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka. Ekisinga obukulu kwe kuba nti oli mukulu mu by’omwoyo era ng’oli mwetegefu okugenda yonna ekibiina kya Yakuwa gye kinaaba kikusindise.​—Is 6:8.

MULABE VIDIYO, YOLEKA OKUKKIRIZA OYINGIRE MU LUGGI OLUNENE OLW’EMIRIMU​—JJUZAAMU FOOMU EY’OKUGENDA MU SSOMERO LY’ABABUULIZI B’ENJIRI Y’OBWAKABAKA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EKIBUUZO KINO:

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo “Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu​—Jjuzaamu Foomu ey’Okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka.” Gabriel ng’afumiitiriza ku ngeri Yakuwa gy’amuwaddemu emikisa.

    Lwaki Gabriel yali atidde okujjuzaamu foomu ey’okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka, era okufumiitiriza ku Abafiripi 4:13 kyamuyamba kitya?

Bwe kiba nti wandyagadde okugenda mu Ssomero ly’Ababuulizi b’Enjiri y’Obwakabaka, yogerako n’abakadde b’omu kibiina kyo. Basobola okwogerako naawe ku bisaanyizo by’okugenda mu ssomero eryo.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza