LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Maaki lup. 14
  • Okola Ebintu nga Tosoose Kulowooza?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okola Ebintu nga Tosoose Kulowooza?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Yakkakkanya Embeera Eyali Enzibu
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Kye Tuyigira ku Kwogera Ebigambo Ebituukirawo mu Kiseera Ekituufu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Tegeeza Yakuwa Ebikuli ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Abbigayiri ne Dawudi
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Maaki lup. 14
Ebifaananyi: 1. Dawudi ng’ayimirizza abasajja be abalina eby’okulwanyisa bwe basisinkanye Abbigayiri n’abaweereza be nga balina emmere n’amazzi. 2. Abbigayiri ng’ayogera ne ng’afukamidde.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Okola Ebintu nga Tosoose Kulowooza?

Dawudi yasaba obuyambi, naye Nabbali n’amuvuma (1Sa 25:7-11; ia lup. 78 ¶10-12)

Nga tasoose kulowooza, Dawudi yateekateeka okugenda okutta Nabbali awamu n’abasajja bonna ab’omu nnyumba ye (1Sa 25:13, 21, 22)

Abbigayiri yayamba Dawudi okwewala okubaako omusango gw’okuyiwa omusaayi (1Sa 25:25, 26, 32, 33; ia lup. 80 ¶18)

WEEBUUZE: ‘Ntera okukola ebintu nga sisoose kulowooza bwe mba nga ndi munyiivu, nga ndiko bye ngula, oba nga mpeddemu amaanyi? Oba nsooka ne nsiriikiriramu ne ndowooza ku biyinza okuva mu ekyo kye mba ndowooza okukola?’​—Nge 15:28; 22:3.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza