LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb21 Noovemba lup. 16
  • Ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa Okuyitira mu Kusaba

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa Okuyitira mu Kusaba
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Laba Ebirala
  • Kozesa Ebibuuzo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza​—Kozesa Ekigambo kya Katonda
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Fuba Okutuuka ku Mutima
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
  • Weeyongere Okufuna Essanyu mu Buweereza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2021
mwb21 Noovemba lup. 16

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU | WEEYONGERE OKUFUNA ESSANYU MU BUWEEREZA

Ng’Okkiriza Obuyambi Yakuwa bw’Atuwa Okuyitira mu Kusaba

Yakuwa y’akuza ensigo ey’amazima eba esigiddwa mu mutima gw’omuntu. (1Ko 3:6-9) N’olwekyo, okusobola okufuna ebibala mu buweereza bwaffe, tusaanidde okwesiga Yakuwa okutuyamba era n’okuyamba abayizi baffe aba Bayibuli.

Saba Yakuwa ayambe omuyizi wo asobole okwaŋŋanga okupikirizibwa n’ebizibu ebirala. (Baf 1:9, 10) Bw’oba omusaba, koonera ddala ku nsonga. Musabe akuwe omwoyo gwe omutukuvu gukuwe obulagirizi. (Luk 11:13) Yigiriza abayizi bo engeri y’okusabamu era obakubirize okusaba. Sabira omuyizi wo era osabire wamu naye ng’okozesa erinnya lye.

MULABE VIDIYO, FUNA ESSANYU ERIVA MU KUFUULA ABANTU ABAYIGIRIZWA NG’OKKIRIZA OBUYAMBI YAKUWA BW’ATUWA​—OKUSABA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Kusoomooza ki Anita kwe yayolekagana nakwo ng’ayigiriza Shanita?

  • Ebiri mu 1 Abakkolinso 3:6 byayamba bitya Anita?

  • Anita yavvuunuka atya okusoomooza kwe yalina?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza