LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb20 Maaki lup. 5
  • Yakobo Aweebwa Omukisa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakobo Aweebwa Omukisa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
  • Laba Ebirala
  • Emirembe Giddawo Wakati wa Yakobo ne Esawu
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Yayoleka Obuvumu n’Akuuma ab’Omu Maka Ge
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • Abalongo Abaali ab’Enjawulo
    Ekitabo Kyange eky’Engero za Baibuli
  • Yakobo Yafuna Obusika
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2020
mwb20 Maaki lup. 5
Yakobo ayambadde ebyambalo bya Esawu, atadde ebyoya by’embuzi mu bulago ne ku mikono, era Isaaka akutte ku mikono gya Yakobo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | OLUBEREBERYE 27-28

Yakobo Aweebwa Omukisa

27:6-10, 18, 19, 27-29

Isaaka okuwa Yakobo omukisa kyali kisonga ku byandibaddewo mu biseera eby’omu maaso.

  • Mmaapu y’Ensi Ensuubize eraga ekitundu Abayisirayiri kye batwala ekyali ekigimu ennyo okusinga ekya Edomu ekyali ekikalu ennyo.

    27:28—Yakuwa yawa bazzukulu ba Yakobo ensi engimu eyali “ekulukuta amata n’omubisi gw’enjuki.”—Ma 26:15

  • 27:29—Abayisirayiri (bazzukulu ba Yakobo) baafuuka ba maanyi okusinga Abeedomu (bazzukulu ba Esawu).—Lub 25:23; 2Sa 8:14

  • 27:29—Olw’obukyayi bwe baalina ku Bayisirayiri, Abeedomu baakolimirwa era oluvannyuma eggwanga lyabwe lyasaanawo.—Ezk 25:12-14

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza