LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb17 Maayi lup. 8
  • Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
  • Laba Ebirala
  • Engeri Ffenna Gye Tuyinza Okwenyigira mu Kulabirira Ebifo We Tusinziza
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2019
  • Kino Kye Kifo Mwe Tusinziza
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2015
  • Ebifo Mwe Tusinziza
    Tutegekeddwa Okukola Yakuwa by’Ayagala
  • Lwaki Ebizimbe by’Obwakabaka Bizimbibwa era Bizimbibwa Bitya?
    Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2017
mwb17 Maayi lup. 8

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza

Engeri y’okuyonja n’okulabirira Ekizimbe ky’Obwakabaka: okusiiga langi, okussaamu kapeti, okukola ku by’amasannyalaze, n’okuwaayo ssente

Ebizimbe byaffe eby’Obwakabaka bya njawulo nnyo ku bizimbe ebirala, kubanga mwe tusinziza Yakuwa. Buli omu ku ffe ayinza atya okwenyigira mu mulimu gw’okulabirira Ekizimbe ky’Obwakabaka? Oluvannyuma lw’okulaba vidiyo erina omutwe, Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza, mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino:

  1. Miganyulo ki egiri mu kuba n’Ekizimbe ky’Obwakabaka?

  2. Lwaki kikulu Ekizimbe ky’Obwakabaka okuba nga kiyonjo era nga kiri mu mbeera nnungi?

  3. Ani avunaanyizibwa ku kulabirira n’okuddaabiriza Ekizimbe ky’Obwakabaka?

  4. Lwaki kikulu okwegendereza ne twewala obubenje, era ekyo kiragiddwa kitya mu vidiyo?

  5. Tuyinza tutya okuwagira enteekateeka eyo mu by’ensimbi?

NJA KUWAGIRA MU NGERI ZINO:

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza