EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 29-31
Yakuwa Yali Yayogera Dda ku Ndagaano Empya
Mu Kyapa
Yakuwa yayogera dda nti endagaano empya ye yandizze mu kifo ky’endagaana y’Amateeka era nti yandivuddemu emiganyulo mingi nnyo.
ENDAGAANO Y’AMATEEKA |
ENDAGAANO EMPYA |
|
|---|---|---|
Yakuwa n’eggwanga lya Isirayiri |
ABAGIRIMU |
Yakuwa ne Isirayiri ow’omwoyo |
Musa |
OMUTABAGANYA |
Yesu Kristo |
Ssaddaaka ez’ensolo |
YATONGOZEBWA |
Ssaddaaka ya Yesu |
Ku mayinja |
YAWANDIIKIBWA |
Ku mitima |