LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb16 Ddesemba lup. 6
  • Yakuwa by’Atuyigiriza Bituyamba Okwewala Obusosoze

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Yakuwa by’Atuyigiriza Bituyamba Okwewala Obusosoze
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Laba Ebirala
  • Obusosoze​—Kizibu Ekiri mu Nsi Yonna
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Ensi Omutali Busosoze​—Eneebaawo Ddi?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • Obusosoze—Obulina?
    Zuukuka!—2020
  • Ka Ffenna Tube Bumu nga Yakuwa ne Yesu Bwe Bali Obumu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
mwb16 Ddesemba lup. 6

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Yakuwa by’Atuyigiriza Bituyamba Okwewala Obusosoze

Yakuwa tasosola. (Bik 10:34, 35) Asembeza abantu okuva “mu buli ggwanga n’ebika . . . n’ennimi.” (Kub 7:9) N’olwekyo, mu kibiina Ekikristaayo temusaanidde kubaamu busosoze oba kyekubiira. (Yak 2:1-4) Olw’okuba Yakuwa atuyigiriza, tuli mu lusuku olw’eby’omwoyo omuli abantu abakoze enkyukakyuka ez’amaanyi mu bulamu bwabwe ne bafuuka abantu abalungi. (Is 11:6-9) Bwe tufuba okweggyamu obusosoze, tuba tukoppa Katonda.​—Bef 5:1, 2.

Johny ne Gideon baaniriza abaana ku Kizimbe ky’Obwakabaka

MULABE VIDIYO ERINA OMUTWE, JOHNY NE GIDEON ABAALI BATAAGALANA KATI BA LUGANDA. OLUVANNYUMA MUKUBAGANYE EBIROWOOZO KU BIBUUZO BINO:

  • Lwaki ebyo Yakuwa by’atuyigiriza bituyambye okweggyamu obusosoze, ng’ate abantu bafubye nnyo okubumalawo naye ne balemererwa?

  • Owulira otya bw’olowooza ku luganda lwaffe olw’ensi yonna?

  • Bwe tusigala nga tuli bumu kireetera kitya Yakuwa ettendo?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza