LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 82
  • “Ekitangaala Kyammwe Kyakirenga Abantu”

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • “Ekitangaala Kyammwe Kyakirenga Abantu”
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • “Ekitangaala Kyammwe Kyakenga”
    Muyimbire Yakuwa
  • “Muleke Ekitangaala Kyammwe Kyakenga”
    Obuweereza Bwaffe obw’Obwakabaka—2001
  • ‘Muleke Ekitangaala Kyammwe Kyake’
    Obuweereza Bwaffe bw’Obwakabaka—2011
  • ‘Muleke Ekitangaala Kyammwe Kyake,’ Yakuwa Agulumizibwe
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2018
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 82

OLUYIMBA 82

“Ekitangaala Kyammwe Kyakirenga Abantu”

Mu Kyapa

(Matayo 5:16)

  1. 1. Twalagirwa Kristo

    ’Kwakaayakana,

    Abantu balabe

    Ekitangaala.

    Ebyawandiikibwa

    Bitubangudde.

    ’Bikolwa ebirungi

    Ka tubyoleke.

  2. 2. Tubuulira ’bantu

    Ku Bwakabaka;

    Tubamulisiza

    Ekitangaala.

    ’Byawandiikibwa bye

    Tukolerako.

    ’Bigambo bye twogera

    Binog’o munnyo.

  3. 3. ’Bikolwa ’birungi

    Bwe tubyoleka,

    Bibeera nga luulu;

    Bisikiriza.

    Tukole ’kituufu

    Twakaayakane,

    Tube nga tusanyusa

    Katonda waffe.

(Laba ne Zab. 119:130; Mat. 5:14, 15, 45; Bak. 4:6.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza