LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sjj oluyimba 60
  • Tutaase Obulamu Bwabwe

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Tutaase Obulamu Bwabwe
  • Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Laba Ebirala
  • Tutaase Obulamu Bwabwe
    Muyimbire Yakuwa—Ennyimba Empya
  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa
    Muyimbire Yakuwa
  • Wulira, Ssa mu Nkola, Oweebwe Emikisa
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Nyweza Amazima
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
sjj oluyimba 60

OLUYIMBA 60

Tutaase Obulamu Bwabwe

Mu Kyapa

(Ezeekyeri 3:17-19)

  1. 1. ’Kuzikirizibwa

    kw’ababi kusembedde;

    Tutegeeze abantu

    bonna bakimanye.

    (CHORUS)

    Tunyiikire ’kubuulira

    Abantu bonna mu nsi.

    Bwe tufub’o kubayamba

    Tuwony’o bulamu bwabwe

    N’obwaffe.

  2. 2. Tukoowoola ’bantu

    badde eri Katonda.

    Basaana ’kukikola

    awatali kulwa.

    (CHORUS)

    Tunyiikire ’kubuulira

    Abantu bonna mu nsi.

    Bwe tufub’o kubayamba

    Tuwony’o bulamu bwabwe

    N’obwaffe.

    (EBIYUNGA)

    Kikulu bawulire;

    Ekiseera kiweddeyo.

    Ffe tubayigiriza

    Amazima bawonewo.

    (CHORUS)

    Tunyiikire ’kubuulira

    Abantu bonna mu nsi.

    Bwe tufub’o kubayamba

    Tuwony’o bulamu bwabwe

    N’obwaffe.

(Laba ne 2 Byom. 36:15; Is. 61:2; Ezk. 33:6; 2 Bas. 1:8.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza