LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 41
  • Sinza Katonda mu Buvubuka Bwo

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Sinza Katonda mu Buvubuka Bwo
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Weereza Yakuwa Ng’Okyali Muvubuka
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Okwoleka Obulungi
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Jjangu, Ozzibwemu Amaanyi!
    Muyimbire Yakuwa
  • ‘Empeera Enzijuvu’ Yakuwa gy’Awa
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 41

Oluyimba 41

Sinza Katonda mu Buvubuka Bwo

Mu Kyapa

(Omubuulizi 12:1)

1. ’Baana mmwenna muli ba muwendo

Nnyo ddala mu maaso ga Katonda.

Abafaako ’kuyitira mu ffe

Bazadde bammwe, mikwano gyammwe.

2. Ssaamu bazadde bo ekitiibwa,

Olemenga kubasunguwaza.

Bw’osiimibwa Katonda n’abantu,

’Buvubuka bwo buba bwa ssanyu.

3. Mu buto bwo, jjukira Katonda;

Oyagalenga nnyo amazima.

Bw’oneemalira ggwe ku Katonda,

’Ssanyu lingi ly’onoomuleetera.

(Era laba Zab. 71:17; Kung. 3:27; Bef. 6:1-3.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza