LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • sn oluyimba 29
  • Okutambulira mu Bugolokofu

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okutambulira mu Bugolokofu
  • Muyimbire Yakuwa
  • Laba Ebirala
  • Okutambulira mu Bugolokofu
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Tambulira mu Bugolokofu
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2004
  • Onookuuma Obugolokofu Bwo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
  • Lwaki Osaanidde Okukuuma Obugolokofu Bwo?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2008
Laba Ebirara
Muyimbire Yakuwa
sn oluyimba 29

Oluyimba 29

Okutambulira mu Bugolokofu

Mu Kyapa

(Zabbuli 26)

1. Onnamule, Yakuwa Katonda.

Obwesigwa bwange obwekenneenyenga.

Onkebere era ongezese;

Era olongoose omutima gwange.

(CHORUS)

Mmaliridde, Okutambulira

emirembe gyonna Mu bugolokofu.

2. Siituula na bantu abalimba.

Sikolagana na banyooma ’mazima.

Tonsaanyawo awamu n’ababi;

Ng’obaggyawo abo abalya enguzi.

(CHORUS)

Mmaliridde, Okutambulira

emirembe gyonna Mu bugolokofu.

3. Njagala nnyo ’kuba mu nnyumba yo.

Nja kuwagiranga, nze okusinza kwo.

Ekyoto kyo nja kukyetooloola,

Biwulirwe mu nsi yonna bye nkwebaza.

(CHORUS)

Mmaliridde, Okutambulira

emirembe gyonna Mu bugolokofu.

(Era laba Zab. 25:2.)

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza