LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • w25 Febwali lup. 32
  • Beera Muvumu ng’Opikirizibwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Beera Muvumu ng’Opikirizibwa
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
  • Laba Ebirala
  • Sigala ng’Otunula nga Yeremiya Bwe Yakola
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
  • Yakuwa Atuma Yeremiya Okubuulira
    Ebimu ku Ebyo by’Oyiga mu Bayibuli
  • Beera Muvumu​—Yakuwa Ali Naawe!
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2013
  • “Beera Muvumu . . . Okole Omulimu”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2017
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2025
w25 Febwali lup. 32

BY’OYINZA OKWESOMESA

Beera Muvumu ng’Opikirizibwa

Soma Yeremiya 38:​1-13 olabe engeri ekyokulabirako kya Yeremiya n’omulaawe eyali ayitibwa Ebedumereki gye kisobola okukuyamba okuba omuvumu.

Manya ebiri mu nnyiriri ezeetooloddewo. Yeremiya yayoleka atya obuvumu ng’alangirira obubaka bwa Yakuwa? (Yer. 27:​12-14; 28:​15-17; 37:​6-10) Abo abaawulira obubaka bwe baakwatibwako batya?—Yer. 37:​15, 16.

Noonyereza ku bintu ebyogerwako. Kupikirizibwa ki Yeremiya kwe yayolekagana nakwo? (jr-E 26-27 ¶20-22) Noonyereza omanye ebikwata ku nzizi ez’edda. (it-1-E 471) Yeremiya ayinza kuba nga yawulira atya ng’ali mu luzzi olwalimu ebitosi? Kiki ekiyinza okuba nga kyatiisa Ebedumereki?—w12-E 5/1 31 ¶2-3.

Lowooza ku ebyo by’oyigamu. Weebuuze:

  • ‘Ebyo bye nsoma ku Yeremiya ne Ebedumereki binjigiriza ki ku ngeri Yakuwa gy’akuumamu abaweereza be abeesigwa?’ (Zab. 97:10; Yer. 39:​15-18)

  • ‘Mbeera ki eziyinza okunneetaagisa okuba omuvumu?’

  • ‘Kiki kye nnyinza okukola okweyongera okuba omuvumu nsobole okukola ekituufu nga mpikirizibwa?’ (w11-E 3/1 30)a

a Ebirala ebikwata ku kwesomesa, laba “By’Oyinza Okwesomesa” mu Omunaala gw’Omukuumi ogwa Jjulaayi 2023.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza