Ogw’Okusoma
DDESEMBA 2023
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: FEBWALI 5–MAAKI 3, 2024
© 2023 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Abavubuka bangi abaayigirizibwa Ebyawandiikibwa era ne bakolera ku ebyo bye baayiga baafuuka Abakristaayo abakulu mu by’omwoyo (Laba ekitundu eky’okusoma 52, akatundu 21, n’ekitundu eky’okusoma 53, akatundu 19-20)