Ogw’Okusoma
APULI 2023
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJUUNI 5–JJULAAYI 9, 2023
© 2023 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Yakobo yakolera kojja we Labbaani okumala emyaka 20. Wadde nga Labbaani yakumpanya Yakobo, Yakuwa yawa Yakobo emikisa (Laba ekitundu eky’okusoma 17, akatundu 5)