Ogw’Okusoma
DDESEMBA 2022
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJANWALI 30–FEBWALI 26, 2023
© 2022 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Mu kiseera ky’obufuzi bwa Yesu obw’emyaka 1,000, ow’oluganda anyumirwa okukuguka mu kintu kye yali yeesunga okukola (Laba ekitundu eky’okusoma 50, akatundu 19)