Ogw’Okusoma
NOOVEMBA 2021
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJANWALI 3-30, 2022
© 2021 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Luusi anywerera ku nnyazaala we, Nawomi, ate ye Olupa addayo e Mowaabu. Luusi agamba Nawomi nti: “Gy’onoogendanga gye nnaagendanga” (Ekitundu eky’okusoma 45, akatundu 13)