Ogw’Okusoma
JJULAAYI 2021
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: AGUSITO 30–SSEBUTEMBA 26, 2021
© 2021 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Abayigirizwa ba Yesu baayanguyirwanga nnyo okukolagana naye kubanga Yesu yali teyeetwala kuba wa waggulu. Yanyumirwanga nnyo okubeerangako awamu ne mikwano gye (Laba ekitundu eky’okusoma 29, akatundu 12)