Ogw’Okusoma
JJUUNI 2021
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: AGUSITO 2-29, 2021
© 2021 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Ow’oluganda ne mukyala we nga bayigiriza omusajja Bayibuli nga bakozesa ekitabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (Laba ekitundu eky’okusoma 22, akatundu 2)