Ogw’Okusoma
JJANWALI 2021
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: MAAKI 1–APULI 4, 2021
© 2020 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Ab’ekibiina ekinene nga bambadde ebyambalo ebyeru nga bakutte amatabi g’enkindu mu mikono gyabwe era nga bayimiridde mu maaso g’entebe ya Katonda ne mu maaso g’Omwana gw’Endiga (Laba ekitundu eky’okusoma 3, akatundu 7)