LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • wp21 Na. 2 lup. 3
  • Twetaaga Ensi Empya!

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Twetaaga Ensi Empya!
  • Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2021
  • Laba Ebirala
  • Bayibuli Eyogera ki ku Ndwadde ez’Amaanyi Ezisaasaana?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Russia Erumba Ukraine
    Ensonga Endala
  • Olutalo n’Enkyukakyuka mu Mbeera y’Obudde Byongedde ku Kizibu ky’Ebbula ly’Emmere—Bayibuli Ekyogerako Ki?
    Ensonga Endala
  • Abantu Basobola Okuleeta Emirembe n’Obutebenkevu eby’Enkalakkalira?
    Emirembe n’Obutebenkevu eby’Amazima—Oyinza Kubizuula Otya?
Laba Ebirara
Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogwa Bonna)—2021
wp21 Na. 2 lup. 3
Omusajja atunudde ebbali nga tayagala kulaba bintu ebikwasa ennaku ebifulumidde mu mawulire. Amawulire galaga entalo, endwadde, obwavu, obutabanguko, n’ebintu ebirala ebibi.

Twetaaga Ensi Empya!

António Guterres, ssaabawandiisi w’Ekibiina ky’Amawanga Amagatte yagamba nti: “Tuli mu nsi ejjudde ebizibu.” Ndowooza naawe okkiriziganya naye.

Ebifulumira mu mawulire ennaku zino byeraliikiriza

  • Endwadde

  • Obutyabaga

  • Obwavu n’enjala

  • Okwonoonebwa kw’obutonde n’ebbugumu okweyongera

  • Obumenyi bw’amateeka, ebikolwa eby’obukambwe, n’obulyi bw’enguzi

  • Entalo

Awatali kubuusabuusa, twetaaga ensi empya. Ensi ejja okubaamu

  • Abantu abalamu obulungi

  • Obukuumi eri buli omu

  • Emmere mu bungi

  • Embeera y’obudde ennungi

  • Obwenkanya

  • Emirembe

Naye bwe twogera ku nsi empya, tuba tutegeeza ki?

Kiki ekinaatuuka ku nsi gye tulimu kati?

Biki bye tusaanidde okukola okusobola okubeera mu nsi empya?

Mu katabo kano, tugenda kulaba engeri Bayibuli gy’eddamu ebibuuzo ebyo n’ebirala, era engeri gy’ebiddamu ezzaamu amaanyi.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza