Ogw’Okusoma
NOOVEMBA 2020
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: JJANWALI 4-31, 2021
© 2020 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Pawulo n’abalala nga bali mu kyombo ku nnyanja ng’omuyaga gukunta nnyo. Malayika alabikira Pawulo n’amukakasa nti buli omu ali mu kyombo ajja kuwonawo (Laba ekitundu eky’okusoma 46, akatundu 5)