Ogw’Okusoma
AGUSITO 2020
EBITUNDU EBY’OKUSOMA OKUVA NGA: SSEBUTEMBA 28–NOOVEMBA 1, 2020
© 2020 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
Akatabo kano tekatundibwa. Ke kamu ku ebyo ebikozesebwa mu mulimu gw’okuyigiriza abantu Bayibuli mu nsi yonna. Ssente ezikozesebwa mu mulimu guno ziweebwayo kyeyagalire. Bw’oba oyagala okubaako ky’owaayo, genda ku donate.jw.org.
Ebyawandiikibwa ebijuliziddwa mu katabo kano biggiddwa mu Enkyusa ey’Ensi Empya ey’Ebyawandiikibwa Ebitukuvu. Enkyusa ya Bayibuli endala bw’eba ejuliziddwa, kijja kulagibwa.
EKIFAANANYI KU DDIBA:
Yesu ng’ali mu ggulu. Ali wamu n’abamu ku abo abagenda okufugira awamu naye. Batunuulira bamalayika abangi ennyo. Bamalayika abamu bagenda ku nsi okutuukiriza obuvunaanyizibwa obubaweereddwa. Bonna abalagiddwa mu kifaananyi Yakuwa aliko obuvunaanyizibwa bwe yabawa (Laba ekitundu eky’okusoma 32, akatundu 5)