LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Noovemba lup. 2
  • Noovemba 6-12

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Noovemba 6-12
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Noovemba lup. 2

Noovemba 6-12

YOBU 13-14

  • Oluyimba 151 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Omuntu bw’Afa, Asobola Okuddamu Okuba Omulamu?”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Yob 13:12​—Lwaki ebigambo abaali beeyita mikwano gya Yobu bye baayogera Yobu yabigeraageranya ku ‘ngero eziringa evvu’? (it-1-E lup. 191)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Yob 13:​1-28 (th essomo 12)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Bayibuli​—2Ti 3:​16, 17. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 2)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff okwejjukanya ekitundu 1, ekibuuzo 1-5 (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 127

  • “Baako ky’Oterekawo”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Kya kukubirizibwa mukadde. Siima ab’oluganda olw’okuwaayo ssente okuwagira omulimu gwa Yakuwa.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) bt sul. 1 ¶16-21

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 76 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza