LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Ssebutemba lup. 3
  • Ssebutemba 11-17

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 11-17
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Ssebutemba lup. 3

Ssebutemba 11-17

ESEZA 3-5

  • Oluyimba 85 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Yamba Abalala Okukozesa Obusobozi Bwabwe mu Bujjuvu”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Es 4:​12-16​—Tuyinza tutya okulwanirira eddembe lyaffe ery’okusinza nga Eseza ne Moluddekaayi bwe baakola? (kr-E lup. 160 ¶14)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 3:​1-12 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Obwakabaka​—Mat 14:​19, 20. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kkaadi eyogera ku nteekateeka eyo. (th essomo 16)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 12 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 15)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 65

  • Beera Mukwano gwa Yakuwa​—Eseza Yayoleka Obuvumu: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Bwe kiba kisoboka buuza abaana be wategese nga bukyali ekibuuzo kino: Mu ngeri ki gye wandyagadde okwoleka obuvumu nga Eseza?

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 57

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 125 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza