LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Ssebutemba lup. 2
  • Ssebutemba 4-10

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ssebutemba 4-10
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Ssebutemba lup. 2

Ssebutemba 4-10

ESEZA 1-2

  • Oluyimba 137 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Fuba Okuba Omwetoowaze nga Eseza”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Es 2:5​—Biki ebiyinza okuba nga bikakasa ebyo Bayibuli by’eyogera ku Moluddekaayi? (w22.11 lup. 31 ¶3-6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Es 1:​13-22 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Obwakabaka​—Mat 6:​9, 10. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 1)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w20.11 lup. 13-14 ¶3-7​—Omutwe: Yamuyamba ng’Akozesa Yesu ne Bamalayika. (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 106

  • Bavubuka Banno Kye Bagamba​—Endabika: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Lwaki si kyangu okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?

    Omusingi oguli mu 1 Peetero 3:​3, 4 guyinza gutya okutuyamba okuba n’endowooza ennuŋŋamu ku ndabika yaffe?

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo Ebikolebwa Ekibiina eya Ssebutemba.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 56 ne ebyongerezeddwako 6 ne 7

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 101 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza