LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjulaayi lup. 10
  • Agusito 14-20

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 14-20
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 10

Agusito 14-20

NEKKEMIYA 8-9

  • Oluyimba 110 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Essanyu lya Yakuwa Kye Kigo Kyammwe”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Nek 8:2, 8​—Bwe kiba nti Abayisirayiri baali basobola “okuwulira ne bategeera” Amateeka agaali gasomebwa, lwaki Abaleevi baabannyonnyola Amateeka ago? (it-1-E lup. 145 ¶2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 8:1-12 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe ekimu ku ebyo bye tukozesa mu kuyigiriza. (th essomo 13)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era beera ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 11)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 11 akatundu 5 ne Abamu Bagamba Nti (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 132

  • “Osobola Okubaako ky’Okolawo Okwongera Essanyu mu Maka”: (Ddak. 15) Mulabe vidiyo era mugikubaganyeeko birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 54

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 123 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza