LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjulaayi lup. 8
  • Agusito 7-13

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 7-13
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 8

Agusito 7-13

NEKKEMIYA 5-7

  • Oluyimba 17 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Nekkemiya Yali Ayagala Okuweereza So Si Okuweerezebwa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Nek 6:13​—Lwaki Nekkemiya bwe yandyekwese mu yeekaalu yandibadde akoze ekibi? (w07 7/1 lup. 31 ¶15)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Nek 5:1-13 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 9)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 6)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w13 5/15 lup. 7 ¶17-19​—Omutwe: Ababuulizi b’Enjiri Abalungi Bayambagana. (th essomo 20)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 90

  • “Bakola Nnyo ku Lwaffe”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 53

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 35 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza