LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjulaayi lup. 5
  • Jjulaayi 17-23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 17-23
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 5

Jjulaayi 17-23

EZERA 9-10

  • Oluyimba 89 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Ebizibu Ebiva mu Butaba Bawulize”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ezr 10:44​—Lwaki Abayisirayiri bwe baagoba abakazi baagoberako n’abaana be baali babazaddemu? (w06 1/1 lup. 26 ¶2)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 9:1-9 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa tulakiti Okubonaabona Kuliggwaawo? otandike okwogera naye ng’okozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 13)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana, era beera ng’amulaga vidiyo Biki Ebikolebwa mu Kingdom Hall?, oluvannyuma mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 6)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 11 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 150

  • Okuba Omuwulize kya Bukuumi (2Se 1:8): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo. Oluvannyuma buuza abawuliriza ebibuuzo bino: Kiki ekijja okubaawo ng’ebula akaseera katono Amagedoni atandike?

    Mu kiseera kino tuganyulwa tutya bwe tuba abawulize?

    Kakwate ki akaliwo wakati wa Amagedoni n’okuba abawulize?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 50 akatundu 6-7 ne mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 133 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza