LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjulaayi lup. 4
  • Jjulaayi 10-16

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjulaayi 10-16
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjulaayi lup. 4

Jjulaayi 10-16

EZERA 7-8

  • Oluyimba 82 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Engeri Ezera Gye Yeeyisaamu Yaweesa Yakuwa Ekitiibwa”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ezr 8:1​—Lwaki Abayudaaya bangi abaali mu Babulooni tebaali beetegefu kugenda Yerusaalemi na Ezera? (w06 1/1 lup. 25 ¶11)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 8:21-36 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Okubonaabona​—1Yo 5:19. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?, era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 4)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nnyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era omulage engeri gye tuyigirizaamu abantu Bayibuli. (th essomo 11)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 59

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 50 akatundu 1-5 ne vidiyo Kuuma Abaana Bo, eri mu kasanduuko “Obadde Okimanyi?”

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 134 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza