LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Maayi lup. 14
  • Jjuuni 26–Jjulaayi 2

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjuuni 26–Jjulaayi 2
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maayi lup. 14

Jjuuni 26–Jjulaayi 2

EZERA 1-3

  • Oluyimba 75 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Kkiriza Yakuwa Akukozese”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • Ezr 1:5, 6​—Kiki kye tuyinza okuyigira ku Bayisirayiri abamu abaasigala mu Babulooni? (w06 1/1 lup. 25 ¶1)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) Ezr 2:​58-​70 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 3)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nnyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 9)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 10, mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako (th essomo 8)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 58

  • “Funa Essanyu mu Kutandika Okunyumya n’Abantu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 49 akatundu 1-5

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 132 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza