Maayi 15-21
2 EBYOMUMIREMBE 22-24
Oluyimba 73 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Awa Omukisa Abo Abooleka Obuvumu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 24:22—Ebyo Zekkaliya bye yayogera byatuukirizibwa bitya? (it-2-E lup. 1223 ¶13)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 22:1-12 (th essomo 5)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muyite ajje mu nkuŋŋaana. (th essomo 17)
Okwogera: (Ddak. 5) w10 2/15 lup. 6-8 ¶6-10—Omutwe: Omwoyo gwa Yakuwa Gujja Kukuyamba Okuba Omuvumu. (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 15)
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 45 akatundu 4 ne mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 37 n’Okusaba