Maayi 1-7
2 EBYOMUMIREMBE 17-19
Oluyimba 114 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Tunuulira Abalala nga Yakuwa bw’Abatunuulira”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2By 17:9—Kiki kye tuyigira ku kaweefube Yekosafaati gwe yakola ow’okuyigiriza abantu? (w17.03 lup. 20 ¶10-11)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 17:1-19 (th essomo 11)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Bayibuli—Bar 15:4. Kuyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 18)
Okwogera: (Ddak. 5) w21.05 lup. 17-18 ¶11-15—Omutwe: Sigala ng’Olina Endowooza Ennuŋŋamu ng’Abantu Tebaagala Kuwuliriza. (th essomo 16)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Weetunuulire nga Yakuwa bw’Akutunuulira”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 44 akatundu 5-6 ne mu bufunze, okwejjukanya, ne eky’okukolako
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 111 n’Okusaba