LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Maaki lup. 14
  • Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Okyajjukira?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa (Ogw’Okusoma)—2021
  • “Weesige Yakuwa Katonda Wo”
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Yaweereza Yakuwa “Obulamu Bwe Bwonna”
    Yoleka Obuvumu ng’Oweereza Katonda
  • “Omulimu Gwammwe Guliweebwa Empeera”
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2012
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 14

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Ddi lw’Osaanidde Okwesiga Yakuwa?

Asa yeesiga Yakuwa n’asobola okuwangula eggye eddene (2By 14:9-12; w21.03 lup. 5 ¶12)

Oluvannyuma Asa yeesiga Abasuuli okumuyamba okulwanyisa eggye eritaali ddene nnyo (2By 16:1-3; w21.03 lup. 5 ¶13)

Olw’okuba Asa teyeeyongera kwesiga Yakuwa, Yakuwa teyamusanyukira (2By 16:7-9)

Ebifaananyi: 1. Omuvubuka ng’abatizibwa. 2. Omuvubuka y’omu ng’atudde mu maaso ga ttivi, era ng’asalawo programu z’anaalaba.

Tuyinza okulaga nti twesiga Yakuwa nga waliwo ebintu ebikulu ennyo bye twagala okusalawo. Ate kiba kitya ku bintu ebirala? Kikulu nnyo okulowoozanga ku Yakuwa mu buli mbeera yonna.​—Nge 3:5, 6; w21.03 lup. 6 ¶14.

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza