LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Maaki lup. 11
  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Laba w’Otuuse
    Nyiikirira Okusoma n’Okuyigiriza
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 11

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi

Amagezi agava eri Katonda ga muwendo nnyo ng’eky’obugagga ekyakwekebwa. (Nge 2:1-6) Okuba n’amagezi agava eri Katonda kituyamba okusalawo mu ngeri ey’amagezi. Ate era amagezi ago gatuwa obukuumi. N’olwekyo, amagezi agava eri Yakuwa “kye kintu ekisinga obukulu.” (Nge 4:5-7) Kyetaagisa okufuba okusobola okunoonya eby’obugagga eby’eby’omwoyo ebiri mu Kigambo kya Katonda. Ekyo tusobola okukikola nga tusoma Ekigambo kya Katonda “emisana n’ekiro,” kwe kugamba, buli lunaku. (Yos 1:8) Ka tulabe agamu ku magezi agasobola okutuyamba okusoma Ekigambo kya Katonda buli lunaku, era n’okunyumirwa okukisoma.

MULABE VIDIYO, EBIYAMBYE ABAVUBUKA OKWAGALA EKIGAMBO KYA KATONDA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

Kusoomoozebwa ki abavubuka bano wammanga kwe baayolekagana nakwo nga bagezaako okusoma Bayibuli buli lunaku, era kiki ekyabayamba?

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Ebiyambye Abavubuka Okwagala Ekigambo kya Katonda.” Melanie.

    Melanie

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Ebiyambye Abavubuka Okwagala Ekigambo kya Katonda.” Samuel.

    Samuel

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Ebiyambye Abavubuka Okwagala Ekigambo kya Katonda.” Celine.

    Celine

  • Ekifaananyi ekyaggibwa mu vidiyo, “Ebiyambye Abavubuka Okwagala Ekigambo kya Katonda.” Raphaello.

    Raphaello

ENTEEKATEEKA YANGE EY’OKUSOMA BAYIBULI:

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza