LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Maaki lup. 10
  • Apuli 10-16

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Apuli 10-16
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 10

Apuli 10-16

2 EBYOMUMIREMBE 8-9

  • Oluyimba 88 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Amagezi Yagatwala nga ga Muwendo”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2By 9:19​—Ebibumbe by’empologoma 12 ebyali ku madaala agaali gagenda ku ntebe ya Kabaka Sulemaani biyinza kuba nga byali bikiikirira ki? (it-2-E lup. 1097)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2By 8:1-16 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Yesu​—Mat 16:16. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Ddamu omuntu atayagala kuwuliriza nga yeekwasa emu ku nsonga abantu ze batera okwekwasa mu kitundu kyammwe. (th essomo 2)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 09 akatundu 6 (th essomo 19)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 98

  • “Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo n’okulaba vidiyo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 42 n’ebyongerezeddwako 4

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 131 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza