LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Maaki lup. 4
  • Maaki 13-19

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Maaki 13-19
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Maaki lup. 4

Maaki 13-19

1 EBYOMUMIREMBE 27-29

  • Oluyimba 133 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Okubuulirira Okwoleka Okwagala Taata kw’Awa Mutabani We”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1By 27:33​—Kusaayi yassaawo atya ekyokulabirako ekirungi mu kuba ow’omukwano omwesigwa? (w17.03 lup. 29 ¶6-7)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 27:1-15 (th essomo 10)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga Okuddiŋŋana: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okuddiŋŋana: Yesu​—Mat 20:28. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Ddayo eri omuntu eyakkiriza akapapula akayita abantu ku Kijjukizo era eyalaga okusiima. Beera ng’amulaga vidiyo, Lwaki Yesu Yafa? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 9)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Ddayo eri omuntu eyakkiriza akapapula akayita abantu ku Kijjukizo era eyalaga okusiima. Tandika okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 6)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 4

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 10) Mulabe vidiyo, Ebikolebwa Ekibiina eya Maaki.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 40

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 45 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza