LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 15
  • Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Laba Ebirala
  • Okusalawo mu Ngeri Eraga nti Twesiga Yakuwa
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olubaako Omulabirizi Akyalira Ebibiina Olwa 2025-2026
  • Ssaayo Omwoyo ng’Ebibuuzo Bino Biddibwamu
    Programu y’Olukuŋŋaana Olunene olw’Olunaku Olumu Olwa 2025-2026 Olubaako Akiikiridde Ettabi
  • Okusoma Bayibuli Buli Lunaku n’Okunoonya Amagezi
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 15
Ebifaananyi: Abazadde nga batendeka muwala waabwe okuva mu buto. 1. Maama akozesa ekitabo “Yigira ku Muyigiriza Omukulu” okuyigiriza muwala we omuto. 2. Taata ng’ayamba muwala we eyeeyongedde okukula okusoma ekitundu ekimu mu “Omunaala gw’Omukuumi.”. 3. Omuwala oyo eyeeyongedde okukula ng’abuulira omukazi omu.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Kozesa Emisingi gya Bayibuli Okuyamba Abaana Bo Okuweereza Yakuwa

Abazadde Abakristaayo baagala okuyamba abaana baabwe okuweereza Yakuwa n’essanyu. Ekyo abazadde basobola okukikola nga bakozesa emisingi gya Bayibuli okutendeka abaana baabwe.​—Nge 22:6.

  • Kifuule kyangu gye bali okukweyabiza.​—Yak 1:19

  • Bayigirize ng’obateerawo ekyokulabirako ekirungi.​—Ma 6:6

  • Ba n’enteekateeka ennungi ey’okusinza Yakuwa.​—Bef 6:4

MULABE VIDIYO ZIMBA ENNYUMBA ENEEWANGAALA​—YIGIRIZA ABAANA BO ‘EKKUBO LYE BASAANIDDE OKUTAMBULIRAMU,’ OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO WAMMANGA:

  • Abazadde bayinza batya okukiraga nti si bakakanyavu?

  • Abazadde bayinza batya okukolera ku musingi oguli mu Yakobo 1:19?

  • Kiki abazadde kye basobola okukola nga wazzeewo ekizibu?

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza