LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 10
  • February 6-12

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • February 6-12
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 10

Febwali 6-12

1 EBYOMUMIREMBE 10-12

  • Oluyimba 94 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Weeyongere Okwagala Okukola Katonda by’Ayagala”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1By 12:33​—Kyakulabirako ki ekirungi abasajja ba Zebbulooni 50,000 kye bassaawo? (it-1-E lup. 1058 ¶5-6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1By 11:26-47 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma otandike okumuyigiriza Bayibuli. (th essomo 12)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Beera ng’amulaga vidiyo Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?, oluvannyuma mugikubaganyeko ebirowoozo. (th essomo 6)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 09 ennyanjula n’akatundu 1-3 (th essomo 18)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 97

  • “Fuba Okumanya Endowooza ya Katonda”: (Ddak. 10) Okulaba vidiyo n’okukubaganya ebirowoozo.

  • “Weeteerewo Ebiruubirirwa Ebinaakuyamba Okugaziya ku Buweereza Bwo mu Kiseera ky’Ekijjukizo”: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 37 akatundu 1-5

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 91 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza