LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb23 Jjanwali lup. 2
  • Jjanwali 2-8

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Jjanwali 2-8
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2023
mwb23 Jjanwali lup. 2

Jjanwali 2-8

2 BASSEKABAKA 22-23

  • Oluyimba 28 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Lwaki Tusaanidde Okuba Abeetoowaze?”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 2Sk 23:24, 25​—Ekyokulabirako kya Yosiya kizzaamu kitya amaanyi abo abaakulira mu mbeera ezitaali nnyangu? (w01-E 4/15 lup. 26 ¶3-4)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 23:16-25 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Vidiyo Eraga eky’Okukola ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Omulundi Ogusooka: Okusaba​—Zb 65:2. Muyimirize vidiyo buli awali akabonero ak’okugiyimiriza era obuuze ebibuuzo ebiragiddwa mu vidiyo.

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Kozesa ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 1)

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 5) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako, oluvannyuma otandike okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa essomo 01 mu brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 16)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 120

  • Oli Mwetoowaze oba Oli wa Malala? (Yak 4:6): (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo oluvannyuma muddemu ebibuuzo bino: Njawulo ki eriwo wakati w’okuba omwetoowaze n’okuba ow’amalala? Kiki kye tuyigira ku Musa? Lwaki oli mumalirivu okusigala ng’oli mwetoowaze?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 33

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 23 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza