LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Noovemba lup. 16
  • Ebinaatuyamba Okukolera Ebintu mu Budde

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Ebinaatuyamba Okukolera Ebintu mu Budde
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Yayoleka Obuvumu, Obumalirivu, n’Obunyiikivu
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Abavubuka—Temulwawo Kweteerawo Biruubirirwa eby’Omwoyo
    Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Eteekateeka y’Enkuŋŋaana—2016
  • Obwetaavu Bwange obw’eby’Omwoyo
    Muyimbire Yakuwa n’Essanyu
  • Yeeku Yalwanirira Okusinza okw’Amazima
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2011
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Noovemba lup. 16
Ebifaananyi: 1. Yeeku ng’afukibwako amafuta ku mutwe okumufuula kabaka. 2. Yeeku, ng’ali mu ggali lye era ng’alina ekitala.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ebinaatuyamba Okukolera Ebintu mu Budde

Abantu abamu baba n’ebintu bye balina okukolerawo, naye ne bongezaayo ekiseera eky’okubikoleramu. Bw’atyo Yeeku si bwe yakola Yakuwa bwe yamuwa obuvunaanyizibwa obw’okuzikiriza ab’ennyumba ya Akabu. (2Sk 9:6, 7, 16) Abamu bagamba nti: “Oboolyawo nja kubatizibwa mu myaka mitono egijja.” “Nnaatera okutandika okusoma Bayibuli buli lunaku.” “Nja kutandika okuweereza nga payoniya owa bulijjo bwe nnaafuna omulimu omulungiko.” Ebyawandiikibwa bisobola okutuyamba okuba abanyiikivu mu buweereza bwaffe eri Yakuwa.

Ebyawandiikibwa bino wammanga bisobola bitya okutuyamba okukolera ebintu mu budde?

  • Mub 5:4

  • Mub 11:4

  • 1Ko 7:29-31

  • Yak 4:13, 14

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza