Noovemba 21-27
2 BASSEKABAKA 9-10
Oluyimba 126 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yayoleka Obuvumu, Obumalirivu, n’Obunyiikivu”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
2Sk 10:29, 31—Kiki kye tuyigira ku nsobi Yeeku gye yakola? (w11 11/15 lup. 5 ¶6-7)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 2Sk 9:1-14 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Muwe akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli. (th essomo 1)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Mubuulire ku nteekateeka yaffe ey’okuyigiriza abantu Bayibuli ku bwereere, era omuwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! Beera ng’amulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? era mugikubaganyeeko ebirowoozo. (th essomo 12)
Okwogera: (Ddak. 5) w13 5/15 lup. 8-9 ¶3-6—Omutwe: Beera Munyiikivu nga Yakuwa ne Yesu. (th essomo 16)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
Bavubuka Banno Kye Bagamba—Obutakolera Bintu mu Budde: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma obuuze abawuliriza ebibuuzo bino: Biki ebiyinza okuviirako abamu obutakolera bintu mu budde? Lwaki tuba basanyufu bwe tukolera ebintu mu budde?
“Ebinaatuyamba Okukolera Ebintu mu Budde”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 28
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 19 n’Okusaba