LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Ssebutemba lup. 15
  • Abafu Lwe Balizuukira

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Abafu Lwe Balizuukira
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
  • Laba Ebirala
  • Omuntu Wo bw’Afa
    Ensonga Endala
  • Ddala Olugoye Lwe Baatereka mu Kibuga Turin Mwe Baaziika Yesu?
    Ebibuuzo Ebikwata ku Bayibuli Biddibwamu
  • Okuzuukira—Njigiriza Ekukwatako
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
  • Essuubi ly’Okuzuukira—Lirina Makulu Ki gy’Oli?
    Omunaala gw’Omukuumi Alangirira Obwakabaka bwa Yakuwa—2005
Laba Ebirara
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Ssebutemba lup. 15
Maama agwa mu kifuba omwana we azuukidde mu nsi empya.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Abafu Lwe Balizuukira

Bwe tufiirwa omuntu waffe, essuubi ery’okuzuukira lituyamba okuguma. Wadde kiri kityo, ekibi n’okufa biringa looti etubisse ffenna n’etubuutikira. (Is 25:7, 8) Eyo y’emu ku nsonga lwaki “ebitonde byonna bisindira wamu era birumwa.” (Bar 8:22) Tuyinza tutya okugumira obulumi obw’okufiirwa abantu baffe nga bwe tulindirira ekiseera lwe balizuukira? Ekigambo kya Katonda kirimu emisingi egisobola okutuyamba.

MULABE VIDIYO OMUNTU WO BW’AFA, OLUVANNYUMA MUDDEMU EBIBUUZO BINO:

  • Bulumi ki Danielle, Masahiro, ne Yoshimi bwe baafuna?

  • Ebintu ebitaano ebyogeddwako mu vidiyo byabayamba bitya?

  • Ani nsibuko y’okubudaabuda?​—2Ko 1:3, 4

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza