LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Ssebutemba lup. 11
  • Okitobba 17-23

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Okitobba 17-23
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Ssebutemba lup. 11

Okitobba 17-23

1 BASSEKABAKA 21-22

  • Oluyimba 134 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Koppa Engeri Yakuwa gy’Akozesaamu Obuyinza Bwe”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1Sk 21:27-29​—Tumanya tutya nti ebyo Akabu bye yakola byali tebiraga nti yali yeenenyezza mu bwesimbu? (w21.10 lup. 3 ¶4-6)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 22:24-38 (th essomo 2)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma tandika okumuyigiriza Bayibuli ng’okozesa brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 4)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!, era otandike okumuyigiriza Bayibuli mu ssomo 01. (th essomo 6)

  • Okwogera: (Ddak. 5) w15 3/15 lup. 10-11 ¶10-12​—Omutwe: Kiki kye Tuyigira ku Bwesigwa bwa Nabbosi? (th essomo 14)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 116

  • “Okwagala Kugumiikiriza era Kwa Kisa”: (Ddak. 10) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, oluvannyuma mukubaganye ebirowoozo ku bibuuzo bino: Alexandru yayoleka atya obugumiikiriza n’ekisa ng’omutwe gw’amaka? Lwaki oluvannyuma Dorina yakyuka? Ebyo ebikwata ku Alexandru ne Dorina bituyigiriza ki?

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 5)

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 23

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 50 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza