Ssebutemba 12-18
1 BASSEKABAKA 11-12
Oluyimba 137 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 1)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Salawo mu Ngeri ey’Amagezi ng’Olonda ow’Okufumbiriganwa Naye”: (Ddak. 10)
Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)
1Sk 12:21-24—Kiki kye tuyigira ku buwulize bwa Kabaka Lekobowaamu? (w18.06 lup. 14 ¶1-4)
Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 12:21-33 (th essomo 10)
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ennyanjula gye tukozesa mu kaweefube w’okutandika okuyigiriza abantu Bayibuli eri mu kitundu Bye Tuyinza Okwogerako. (th essomo 3)
Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Weeyongere okumuyigiriza Bayibuli ng’otandikira we mwakoma ku mulundi ogwasooka, mu ssomo 01 erya brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! (th essomo 11)
Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 07 akatundu 4 (th essomo 8)
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Abafumbo Balina Okubeera Awamu Ebbanga Lyonna Lye Bamala nga Balamu”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Okweteekerateekera Obufumbo—Ekitundu 3: ‘Balirira Ebyetaagisa.’
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 19 akatundu 1-4
Okufundikira (Ddak. 3)
Oluyimba 63 n’Okusaba