LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU Watchtower
Watchtower
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • ENKUŊŊAANA
  • mwb22 Jjulaayi lup. 10
  • Agusito 8-14

Vidiyo teriiyo.

Vidiyo efunyeemu obuzibu.

  • Agusito 8-14
  • Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
Obulamu bw’Ekikristaayo n’Obuweereza Bwaffe—Akatabo k’Enkuŋŋaana—2022
mwb22 Jjulaayi lup. 10

Agusito 8-14

1 BASSEKABAKA 3-4

  • Oluyimba 88 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 1)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • “Omuganyulo Oguli mu Kuba n’Amagezi”: (Ddak. 10)

  • Eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 10)

    • 1Sk 4:20​—Ebigambo “bangi nnyo ng’omusenyu oguli ku lubalama lw’ennyanja,” birina makulu ki? (w98-E 2/1 lup. 11 ¶15)

    • Biki bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno by’osobola okukozesa mu buweereza, ebikwata ku Yakuwa, oba ku kintu ekirala?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4) 1Sk 3:1-14 (th essomo 5)

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Omulundi Ogusooka: (Ddak. 3) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Munnyonnyole enteekateeka y’okuyigiriza abantu Bayibuli, era omuwe kaadi eraga enteekateeka y’okuyiga Bayibuli. (th essomo 1)

  • Okuddiŋŋana: (Ddak. 4) Tandika n’ebiri mu kitundu, Bye Tuyinza Okwogerako. Oluvannyuma muwe brocuwa Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! era obe ng’amulaga vidiyo, Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli? (th essomo 3)

  • Okuyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 5) lff essomo 06 akatundu 4 (th essomo 12)

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 127

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 10)

  • Weeteerewo Ebiruubirirwa eby’Omwaka gw’Obuweereza Omupya​—Okwoleka Omwoyo Omugabi: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo, Yoleka Okukkiriza Oyingire mu Luggi Olunene olw’Emirimu​—‘Baako ky’Oterekawo’ Okuwagira Omulimu gwa Yakuwa. Oluvannyuma buuza abawuliriza ekibuuzo kino: Ow’oluganda oyo ne mukyala we baayoleka batya omwoyo omugabi?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lff essomo 15 n’ebyongerezeddwako 2

  • Okufundikira (Ddak. 3)

  • Oluyimba 14 n’Okusaba

    Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2026)
    Vaamu
    Yingira
    • Luganda
    • Weereza
    • By'Oyagala
    • Copyright © 2026 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
    • Obukwakkulizo
    • Privacy Policy
    • Privacy Settings
    • JW.ORG
    • Yingira
    Weereza